Song Page - Lyrify.me

Lyrify.me

Gwe Katonda by Gods Army Lyrics

Genre: misc | Year: 2020

GWE KATONDA
BY
GODS ARMY-MBALALA

Bwe nali ngo'mutto, nga njayanira ekintu kyimu
Kwe kukute'mmere awakka nange mbeere omusanyuffu
Naye we ngenze nga nkulaa
Ndabye nge'birowoozo bikyuuka
Nga Nina ensonga emu kwe kusiinza Katonda

Gwe Katonda asaana Ekitiibwa emirembe gyonna
Hhhaahhh
Osaana okusinzibwa bulijjo
Lekka amawanga nenimmi byatule nti
Erinya Lyo lisiinga gonna

Gwe Katonda owo,muwendo Katonda otukuumye
Laba otuyambye naffe abali banyomebwa
Otuyimusizza Mukama ,otutuuza nabalangira,
Ogurumizibwe Mukama Katoda owejje
Gwe Katonda asaana Ekitiibwa emirembe gyonna
Hhhaahhh
Osaana okusinzibwa bulijjo
Lekka amawanga nenimmi byatule nti
Erinya Lyo lisiinga gonna

Nayamani yali mulwanyi naye nga wabigenge
Ooooooo
Nge’ssubi talina nti oba’liwonna , Nabbi Erisa yamugamba
Agende mu Yoludaani
Yavaayoo nga ajulira Katonda

Gwe Katonda asaana Ekitiibwa emirembe gyonna
Hhhaahhh
Osaana okusinzibwa bulijjo
Lekka amawanga nenimmi byatule nti
Erinya Lyo lisiinga gonna